John 19:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne bajja gy'ali nga bagamba nti: “Mirembe, Kabaka w'Abayudaaya.” Ne bamukuba empi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne bajja w’ali ne bamugamba nti, “Mirembe, Kabaka w’Abayudaaya!” Ne bamukuba empi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne bajja w'ali ne bagamba nti, “Mirembe, Kabaka w'Abayudaaya!” Ne bamukuba empi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne bajja w'ali, ne bagamba nti: “Wangaala, Kabaka w'Abayudaaya!” Ne bamukuba empi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne bajja w'ali ne bagamba nti Mirembe, Kabaka w'Abayudaaya! ne bamukuba empi.