John 19:36 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga ebyo byabaawo Ebiwandiiko biryoke bituukirire nti: “Talimenyebwa ggumba lye na limu;”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bino byabaawo ekyawandiikibwa kiryoke kituukirire ekigamba nti: “Talimenyebwa gumba na limu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ebyo byabaawo, ekyawandiikibwa kituukirire nti, “Talimenyebwa ggumba.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo byabaawo, ekyawandiikibwa kituukirire nti: “Talimenyebwa ggumba na limu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ebyo byabaawo, ekyawandiikibwa kituukirire nti Talimenyebwa ggumba.