John 19:37 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
era n'Ekiwandiiko ekirala kigamba nti: “Balitunula kw'oyo gwe baafumita.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ekyawandiikibwa ekirala kigamba nti, “Balimulaba oyo gwe baafumita.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nate ekyawandiikibwa ekirala kigamba nti, “Balimulaba gwe baafumita.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ekyawandiikibwa ekirala kigamba nti: “Balimulaba gwe baafumita.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nate ekyawandiikibwa ekirala kigamba nti Balimulaba gwe baafumita.