John 19:41 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu kifo we yakomererwa waaliwo ennimiro, ate mu nnimiro nga mulimu entaana empya eyali teteekebwangamu muntu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kifo Yesu we yakomererwa waaliwo ennimiro omwali entaana empya ey’empuku, eyali teziikibwangamu muntu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo mu kifo we yakomererwa waaliwo olusuku ne mu lusuku mwalimu entaana empya etannaba kuteekebwamu muntu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kifo, Yesu we yakomererwa ku musaalaba, waaliwo ennimiro omwali entaana empya ey'empuku, eyali teziikibwangamu muntu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo mu kifo we yakomererwa waaliwo olusuku; ne mu lusuku mwalimu entaana empya etannaba kuteekebwamu muntu.