John 2:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Pasika y'Abayudaaya yali kumpi; Yezu n'ayambuka e Yeruzaalemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Embaga y’Abayudaaya ey’Okuyitako bwe yali eneetera okutuuka Yesu n’ayambuka e Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuyitako okw'Abayudaaya kwali kunaatera okutuuka, Yesu n'ayambuka e Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Embaga y'Abayudaaya Ejjuukirirwako Okuyitako yali eneetera okutuuka, Yesu n'ayambuka e Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okuyitako okw'Abayudaaya kwali kunaatera okutuuka, Yesu n'ayambuka e Yelusaalemi.