John 2:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Abayudaaya ne baanukula ne bamugamba nti: “Kabonero ki k'otuwa akakukoza bino?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Abayudaaya ne bamubuuza nti, “Kabonero ki k’otulaga nti olina obuyinza okukola bino?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Abayudaaya ne baddamu ne bamugamba nti, “Kabonero ki k'otwolesa akakukozesa bino?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Abayudaaya ne bamugamba nti: “Kyewuunyo ki ky'okola okutulaga nti olina obuyinza okukola bino?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Abayudaaya ne baddamu ne bamugamba nti Kabonero ki k'otwolesa akakukoza bino?