John 2:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga ye yali amanyi ekiri mu muntu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga yamanya bw’afaanana, nga teyeetaaga kubuulirwa muntu kyali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era yali teyeetaaga muntu yenna okumutegeeza eby'abantu; kubanga ye yennyini yategeera ebyali mu bantu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yali teyeetaaga mulala kumubuulira ebifa ku bantu, kubanga ye yennyini yali amanyi ebiri mu mitima gy'abantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era teyeetaaga muntu yenna okutegeeza eby'abantu; kubanga ye yennyini yategeera ebyali mu bantu.