John 2:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Evviini bwe yaggwaawo, nnyina Yezu n'amugamba nti: “Evviini tebakyalina.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wayini bwe yaggwaawo, nnyina Yesu n’ajja gy’ali n’amugamba nti, “Tebakyalina wayini.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye omwenge bwe gwaggwaawo, nnyina Yesu n'amugamba nti, “Tebalina nvinnyo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omwenge ogw'emizabbibu bwe gwaggwaawo, nnyina n'amugamba nti: “Tebakyalina mwenge ogw'emizabbibu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye omwenge bwe gwaggwaawo, nnyina Yesu n'amugamba nti Tebalina nvinnyo.