John 2:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nnyina n'agamba abaweereza nti: “Kyonna ky'anaabagamba, mukikole.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnyina Yesu n’agamba abaweereza nti, “Kyonna ky’abagamba kye muba mukola.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnyina n'agamba abaweereza nti, “Ky'anaabagamba kyonna, kye mukola.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnyina n'agamba abaweereza nti: “Kyonna ky'anaabagamba mukikole.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nnyina n'agamba abaweereza nti Ky'anaabagamba kyonna, kye mukola.