John 20:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bamugamba nti: “Mukazi, okaabira ki?” N'abagamba nti: “Kubanga Mukama wange bamututte, simanyi na gye bamutadde.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bamalayika ne bamubuuza nti, “Omukyala, okaabira ki?” N’abaddamu nti, “Kubanga baggyeemu Mukama wange, era simanyi gye bamutadde!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo ne bamugamba nti, “Omukyala, okaabira ki?” N'abagamba nti, “Kubanga baggyeemu Mukama wange, nange simanyi gye bamutadde.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bamubuuza nti: “Owange omukyala, okaabira ki?” Ye n'abaddamu nti: “Mukama wange bamuggyeemu, era simanyi gye bamutadde!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abo ne bamugamba nti Omukyala, okaabira ki? N'abagamba nti Kubanga baggyeemu Mukama wange, nange simanyi gye bamutadde.