John 20:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe yamala okwogera ebyo, n'akebuka, n'alaba Yezu ng'ayimiridde, naye n'atamanya nti ye Yezu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe yamala okwogera ebyo, n’akyuka n’alaba Yesu ng’ayimiridde, kyokka n’atamanya nti ye Yesu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe yamala okwogera bw'atyo, n'akyuka emabega, n'alaba Yesu ng'ayimiridde, n'atamanya nga ye Yesu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe yamala okwogera ebyo, n'akyuka n'atunula emabega, n'alaba Yesu ng'ayimiridde awo, kyokka n'atamanya nti ye Yesu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe yamala okwogera bw'atyo, n'akyuka ennyuma, n'alaba Yesu ng'ayimiridde, n'atamanya nga ye Yesu.