John 20:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Petero n'afuluma n'omuyigirizwa oli omulala, ne balaga ku ntaana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Peetero n’omuyigirizwa oli omulala ne bafuluma ne balaga ku ntaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Peetero n'afuluma, n'omuyigirizwa oyo omulala, ne bagenda ku ntaana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Peetero n'omuyigirizwa oli omulala ne bafuluma ne balaga ku ntaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Peetero n'afuluma, n'omuyigirizwa oyo omulala, ne bagenda ku ntaana.