John 20:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'omuyigirizwa oli omulala eyali asoose okutuuka ku ntaana, n'ayingira, n'alaba, n'akkiriza;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’omuyigirizwa oli omulala, eyasooka okutuuka ku ntaana n’ayingira. N’alaba era n’akkiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo n'omuyigirizwa oyo omulala eyasooka okujja ku ntaana, n'ayingira, n'alaba n'akkiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo omuyigirizwa oli eyasooka okutuuka ku ntaana, naye n'ayingira. N'alaba, era n'akkiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'omuyigirizwa oyo omulala eyasooka okujja ku ntaana, n'ayingira, n'alaba n'akkiriza.