John 21:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluvannyuma, Yezu era n'alabikira abayigirizwa ku nnyanja y'e Tiberiya. Yabalabikira bw'ati:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebyo bwe byaggwa, Yesu n’alabikira nate abayigirizwa be, ku nnyanja ey’e Tiberiya. Yabalabikira bw’ati:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oluvannyuma lw'ebyo Yesu ne yeeraga nate mu bayigirizwa be ku nnyanja ey'e Tiberiya; yabeeraga bw'ati:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo bwe byaggwa, Yesu n'alabikira nate abayigirizwa be, ku nnyanja ey'e Tiberiya. Yabalabikira bw'ati:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oluvannyuma lw'ebyo Yesu ne yeeraga nate mu bayigirizwa be ku nnyanja eye Tiberiya; ne yeeraga bw'ati.