John 21:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'ajja, n'akwata omugaati n'abawa, era n'ebyennyanja.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’atoola omugaati n’abagabira era n’ebyennyanja n’akola bw’atyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'ajja, n'addira omugaati, n'abawa, n'ebyennyanja bw'atyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'ajja, n'atoola omugaati, n'abawa, n'ebyennyanja bw'atyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'ajja, n'addira omugaati, n'abawa, n'ebyennyanja bw'atyo.