John 21:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era n'amugamba ogwokubiri nti: “Simoni, mutabani wa Yowanna, onjagala?” N'amugamba nti: “Yee, Mukama; omanyi nga nkwagala.” N'amugamba nti: “Lunda endiga zange.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’amubuuza omulundi ogwokubiri nti, “Simooni omwana wa Yokaana, ddala onjagala?” Peetero n’addamu nti, “Ddala, Mukama wange, omanyi nga nkwagala.” Yesu n’amugamba nti, “Kale lundanga endiga zange.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'amugamba nate omulundi ogwokubiri nti, “Simooni, omwana wa Yokaana, onjagala?” N'amugamba nti, “Weewaawo, Mukama wange; ggwe omanyi nga nkwagala.” N'amugamba nti, “Lundanga endiga zange.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era n'amugamba omulundi ogwokubiri nti: “Simooni, omwana wa Yona, onjagala?” N'amuddamu nti: “Weewaawo, Mukama wange, omanyi nga nkwagala.” Yesu n'amugamba nti: “Lundanga endiga zange.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amugamba nate omulundi ogw'okubiri nti Simooni, omwana wa Yokaana, onjagala? N'amugamba nti Weewaawo, Mukama wange; ggwe omanyi nga nkwagala. N'amugamba nti Lundanga endiga zange.