John 21:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Simoni Petero, Toma ayitibwa Omulongo, Natanayeli ow'e Kana mu Galilaaya, batabani ba Zebedaayo ko n'abalala babiri ku bayigirizwa be baali wamu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Simooni Peetero, ne Tomasi ayitibwa Didumo, ne Nassanayiri ow’e Kaana eky’e Ggaliraaya, ne batabani ba Zebbedaayo, n’abayigirizwa abalala babiri, bonna baali wamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Simooni Peetero, ne Tomasi ayitibwa Didumo, ne Nassanayiri ow'e Kaana eky'e Ggaliraaya, n'abaana ba Zebbedaayo, n'abayigirizwa ba Yesu abalala babiri bonna baali wamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Simooni Peetero, ne Tomasi, ayitibwa Omulongo, ne Natanayili ow'e Kaana eky'e Galilaaya, ne batabani ba Zebedaayo, n'abayigirizwa ba Yesu abalala babiri, bonna baali wamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baali bali wamu Simooni Peetero, ne Tomasi ayitibwa Didumo, ne Nassanayiri ow'e Kaana eky'e Ggaliraaya, n'abaana ba Zebbedaayo, n'abayigirizwa be abalala babiri.