John 21:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eriyo ate n'ebirala bingi Yezu bye yakola; nabyo singa byawandiikibwa kinnakimu, ndowooza ng'ensi teyandisobodde kuggweeramu bitabo byandiwandiikiddwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Waliwo n’ebintu ebirala bingi Yesu bye yakola ebitaawandiikibwa. Era singa nabyo byawandiikibwa kinnakimu, ndowooza nga n’ensi zonna tezandigiddemu bitabo ebyandiwandiikiddwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nate waliwo ebirala bingi Yesu bye yakola, nabyo bwe biwandiikibwa kinnakimu ndowooza nti n'ensi zonna tezandigiddemu bitabo ebyandiwandiikiddwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Waliwo n'ebirala bingi Yesu bye yakola. Nabyo singa biwandiikibwa kinnakimu, ndowooza nti n'ensi zonna tezandigiddemu bitabo ebyandiwandiikiddwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nate waliwo ebirala bingi Yesu bye yakola, nabyo bwe biwandiikibwa kinnakimu ndowooza nti n'ensi zonna tezandigiddemu bitabo ebyandiwandiikiddwa.