John 21:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obudde bwe bwali bukya, Yezu n'ayimirira ku lubalama; naye abayigirizwa nga tebamanyi nga ye Yezu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe bwali bukya, Yesu n’ayimirira ku lubalama, naye abayigirizwa ne batamutegeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bwali bukya Yesu n'ayimirira ku ttale: naye abayigirizwa ne batamanya nga ye Yesu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obudde bwali bwakakya, Yesu n'ayimirira ku lubalama, kyokka abayigirizwa, ne batamanya nti ye Yesu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye bwali bukya Yesu n'ayimirira ku ttale: naye abayigirizwa ne batamanya nga ye Yesu.