John 3:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Waaliwo omu ku Bafarisaayo, erinnya lye Nikodemo, omukulembeze w'Abayudaaya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo waaliwo omukulembeze w’Abayudaaya erinnya lye Nikodemo, Omufalisaayo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo waaliwo omuntu ow'omu Bafalisaayo, erinnya lye Nikoodemo, omufuzi mu Bayudaaya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Waaliwo omuntu, erinnya lye Nikodemo, omukulembeze mu Bayudaaya, nga wa mu kibiina kya Bafarisaayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo waaliwo omuntu ow'omu Bafalisaayo, erinnya lye Nikoodemo, mwami mu Bayudaaya: