John 3:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oba temunzikiriza nga mbabuulira ku by'ensi, munanzikiriza mutya nga mbabuulidde ku by'eggulu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye obanga temukkiriza bwe mbabuulira eby’ensi, kale munaasobola mutya okukkiriza bwe nnaababuulira eby’omu ggulu?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe mbabuulidde eby'ensi, ne mutakkiriza, mulikkiriza mutya bwe nnaababuulira eby'omu ggulu?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oba nga mbabuulidde eby'oku nsi ne mutakkiriza, mulikkiriza mutya bwe nnaababuulira eby'omu ggulu?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe mbabuulidde eby'ensi, ne mutakkiriza, mulikkiriza mutya bwe nnaababuulira eby'omu ggulu?