John 3:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga mpaawo yalinnya mu ggulu, wabula oyo eyava mu ggulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga tewali muntu eyali alinnye mu ggulu, okuggyako eyava mu ggulu, ye Mwana w’Omuntu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tewali muntu eyali alinnye mu ggulu, wabula eyava mu ggulu, ye Mwana w'omuntu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tewali yali alinnye mu ggulu, wabula oyo eyava mu ggulu, ye Mwana w'Omuntu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tewali muntu eyali alinnye mu ggulu, wabula eyava mu ggulu, ye Mwana w'omuntu ali mu ggulu.