John 3:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era nga Musa bwe yawanika omusota mu ddungu, bwe kityo n'Omwana w'Omuntu bw'ateekeddwa okuwanikibwa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era nga Musa bwe yawanika omusota mu ddungu, bwe kityo n’Omwana w’Omuntu kimugwanira okuwanikibwa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nga Musa bwe yawanika omusota mu ddungu, bwe kityo n'Omwana w'omuntu kimugwanira okuwanikibwa:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nga Musa bwe yawanika omusota ogw'ekikomo ku muti mu ddungu, n'Omwana w'Omuntu bw'atyo bw'ateekwa okuwanikibwa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nga Musa bwe yawanika omusota mu ddungu, bwe kityo n'Omwana w'omuntu kimugwanira okuwanikibwa: