John 3:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amukkiriza tegumusinga; naye atamukkiriza nga gwamusinze dda, kubanga takkirizza mu linnya lya Mwana omu yekka owa Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amukkiriza tasalibwa musango, naye atakkiriza gumaze okumusinga kubanga takkiririza mu linnya ly’Omwana oyo omu yekka owa Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amukkiriza tegumusinga; atamukkiriza gumaze okumusinga, kubanga takkirizza linnya lya Mwana eyazaalibwa omu yekka owa Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli amukkiriza, tegumusinga. Atamukkiriza, guba gumaze okumusinga, kubanga takkirizza Omwana omu bw'ati owa Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amukkiriza tegumusinga: atamukkiriza gumaze okumusinga, kubanga takkirizza linnya lya Mwana eyazaalibwa omu yekka owa Katonda.