John 3:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Leero nno guno gwe musango: nti ekitangaala kyajja mu nsi, sso abantu ne baagala enzikiza okusinga ekitangaala, kubanga ebikolwa byabwe byali bibi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era guno gwe musango nti: Omusana guzze mu nsi, kyokka abantu ne baagala ekizikiza okusinga omusana, kubanga ebikolwa byabwe bibi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Guno gwe musango kubanga omusana guzze mu nsi, abantu ne baagala enzikiza okukira omusana; kubanga ebikolwa byabwe byali bibi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Guno gwe musango. Ekitangaala kyajja mu nsi, naye abantu ne baagala ekizikiza okusinga ekitangaala, olw'ebikolwa byabwe ebibi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Guno gwe musango kubanga omusana guzze mu nsi, abantu ne baagala enzikiza okukira omusana; kubanga ebikolwa byabwe byali bibi.