John 3:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yowanna naye yali abatiza e Ayinoni, kumpi ne Salimu, kubanga amazzi gaaliyo mangi; abantu bajjanga ne babatizibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kiseera ekyo ne Yokaana yali abatiriza mu Enoni okumpi ne Salimu, kubanga awo waaliwo amazzi mangi, era ng’abantu bangi bajja okubatizibwa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Yokaana yali ng'abatiriza mu Enoni kumpi n'e Salimu, kubanga ye eri amazzi amaangi; ne bajjanga, ne babatizibwanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yowanne naye yali ng'abatiriza mu Enoni, okumpi ne Saalimu, kubanga amazzi gye gaali amangi. Abantu ne bagendayo, ne babatizibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Yokaana yali ng'abatiriza mu Enoni kumpi n'e Salimu, kubanga ye eri amazzi amaangi: ne bajjanga, ne babatizibwanga.