John 3:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olumu ne wasituka empaka wakati w'abayigirizwa ba Yowanna n'Omuyudaaya ku by'okwetukuza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne wabaawo empaka wakati w’abayigirizwa ba Yokaana n’Omuyudaaya ku nsonga ey’okutukuzibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abayigirizwa ba Yokaana n'Omuyudaaya ne baba n'empaka, mu bigambo eby'okutukuza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo olwatuuka, abayigirizwa ba Yowanne ne baba n'empaka n'Omuyudaaya, ku bifa ku mukolo ogw'okunaaba okw'okutukuzibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abayigirizwa ba Yokaana n'Omuyudaaya ne baba n'empaka, mu bigambo eby'okutukuza.