John 3:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nammwe mwennyini munjulira nga nagamba nti si nze Kristu; wabula natumibwa butumibwa okumukulembera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mmwe mwennyini mukimanyi bulungi nga bwe nabagamba nti, ‘Si nze Kristo.’ Nze natumibwa okumukulembera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmwe bennyini muli bajulirwa bange nga nnayogera nti Si nze Kristo, naye nga nnatumibwa kumukulembera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmwe mwennyini munjulira nga nayogera nti: ‘Si nze Kristo, wabula natumibwa kumukulemberamu.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mmwe bennyini muli bajulirwa bange nga nnayogera nti Si nze Kristo, naye nga nnatumibwa kumukulembera.