John 3:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ava waggulu y'akira bonna; ava mu nsi aba wa nsi, era ayogera bya nsi. Ava mu ggulu y'akira bonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Oyo ava mu ggulu, yafuga byonna. Ow’omu nsi, aba wa mu nsi, era ayogera bya mu nsi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ava mu ggulu ye afuga byonna; ow'omu nsi aba wa mu nsi, ayogera bya mu nsi, ava mu ggulu ye afuga byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oyo ava mu ggulu ye afuga byonna. Oyo ava ku nsi aba wa ku nsi, era ayogera ku bya ku nsi. Ava mu ggulu ye afuga byonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ava mu ggulu ye afuga byonna; ow'omu nsi aba wa mu nsi, ayogera bya mu nsi: ava mu ggulu ye afuga byonna.