John 3:32 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akakasa ekyo kye yalaba era kye yawulira; sso tewali akkiriza kujulira kwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ye ategeeza ebyo bye yalaba ne bye yawulira, so tewali akkiriza by’ategeeza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kye yalaba era kye yawulira ky'ategeeza; so tewali muntu akkiriza kutegeeza kwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayogera ku kye yalaba era kye yawulira, wabula tewali akkiriza bigambo bye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kye yalaba era kye yawulira ky'ategeeza; so tewali muntu akkiriza kutegeeza kwe.