John 3:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oli akkiriza okujulira kwe aba akakasa nti Katonda wa mazima.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye oyo akkiriza by’ategeeza akakasa nti Katonda wa mazima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akkiriza okutegeeza kwe, ng'ataddeko akabonero ke nti Katonda wa mazima.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oyo akkiriza ebigambo bye, akakasa nti Katonda wa mazima,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akkiriza okutegeeza kwe, ng'ataddeko akabonero ke nti Katonda wa mazima.