John 3:35 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kitaffe ayagala Mwana, era byonna yabissa mu mikono gye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kitaffe ayagala Omwana we era yamukwasa byonna mu mukono gwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kitaffe ayagala Omwana, era yamuwa byonna mu mukono gwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kitaawe w'Omwana ayagala Omwana we, era byonna yabissa mu buyinza bwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kitaffe ayagala Omwana, era yamuwa byonna mu mukono gwe.