John 3:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Leka kwewuunya kubanga nkugambye nti mulagiddwa okuzaalibwa ogwokubiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo teweewuunya kubanga nkugambye nti kibagwanira okuzaalibwa omulundi ogwokubiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Teweewuunya kubanga nkugambye nti Kibagwanira okuzaalibwa omulundi ogwokubiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Teweewuunya kubanga nkugambye nti muteekwa okuzaalibwa omulundi ogwokubiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Teweewuunya kubanga nkugambye nti Kibagwanira okuzaalibwa omulundi ogw'okubiri.