John 4:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'amuddamu nti: “Buli anywa ku mazzi gano aliddamu n'alumwa ennyonta;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’amuddamu nti, “Buli muntu yenna anywa ku mazzi gano ennyonta eriddamu okumuluma.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'addamu n'amugamba nti, “Buli muntu yenna anywa amazzi gano ennyonta erimuluma nate,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'amuddamu nti: “Buli muntu anywa ku mazzi gano, aliddamu okulumwa ennyonta.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'addamu n'amugamba nti Buli muntu yenna anywa amazzi gano ennyonta erimuluma nate: