John 4:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga waakafuna abasajja bataano, era n'oyo gw'oli naye si balo; ekyo oyogedde kya mazima.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga walina babalo bataano, naye oyo gw’olina kaakano si balo. Ekyo oyogedde mazima.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga walina ba balo bataano, naye gw'olina kaakano si balo; ekyo ky'oyogedde mazima.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga walina babalo bataano, era oyo gw'olina kati si balo ddala. Ekyo oyogedde kya mazima.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga walina babalo bataano, naye gw'olina kaakano si balo: ekyo ky'oyogedde mazima.