John 4:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukazi n'amugamba nti: “Mmanyi nga Messiya, ayitibwa Kristu, ajja. Oyo bw'alijja alitutegeeza byonna.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omukazi n’amugamba nti, “Weewaawo, mmanyi nti Masiya, gwe bayita Kristo, ajja. Ye bw’alijja, alitutegeeza ebintu byonna.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukazi n'amugamba nti, “Mmanyi nga Kristo ajja (gwe bayita Eyafukibwako amafuta), ye bw'alijja alitubuulira ebigambo byonna.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukazi n'amugamba nti: “Mmanyi nga Messiya, ayitibwa Kristo, ajja. Ye bw'alijja, alitutegeeza ebintu byonna.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omukazi n'amugamba nti Mmanyi nga Kristo ajja (gwe bayita Eyafukibwako amafuta): ye bw'alijja alitubuulira ebigambo byonna.