John 4:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo omukazi n'aleka awo ensuwa ye n'addayo mu kibuga, n'agamba abantu nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo omukazi n’aleka awo ensuwa ye n’agenda mu kibuga n’ategeeza abantu nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo omukazi n'aleka ensuwa ye, n'agenda mu kibuga, n'abuulira abantu nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo omukazi n'aleka awo ensuwa ye, n'addayo mu kibuga, n'agamba abantu nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo omukazi n'aleka ensuwa ye, n'agenda mu kibuga, n'abuulira abantu nti