John 4:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu bbanga eryo abayigirizwa be ne bamusindirira nti: “Rabbi, lya ku mmere.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kiseera ekyo abayigirizwa baali beegayirira Yesu alye ku mmere, nga bagamba nti, “Labbi lya ku mmere.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu kiseera ekyo abayigirizwa baali nga bamwegayirira nga bagamba nti, “Labbi, lya ku mmere.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kiseera ekyo, abayigirizwa baali nga beegayirira Yesu, nga bagamba nti: “Muyigiriza, lya ku mmere.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu kiseera ekyo abayigirizwa baali nga bamwegayirira nga bagamba nti Labbi, lya.