John 4:37 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wano enjogera w'etuukira, nti: ‘Omu asiga, omulala n'akungula.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe kityo ekigambo nti, ‘Omu asiga omulala n’akungula,’ kyekiva kiba eky’amazima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ekigambo kino bwe kiri bwe kityo eky'amazima nti, ‘Asiga mulala, n'akungula mulala.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga enjogera eno ya mazima egamba nti: ‘Asiga mulala, n'akungula mulala.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ekigambo kino bwe kiri bwe kityo eky'amazima nti Asiga mulala, n'akungula mulala.