John 4:49 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukungu n'amugamba nti: “Ssebo, serengetayo ng'omwana wange tannafa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omukungu n’amugamba nti, “Mukama wange, nkusaba oserengete ojje ng’omwana wange tannafa!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukungu n'amugamba nti, “Ssebo, serengeta akaana kange nga tekannaba kufa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukungu n'amuddamu nti: “Ssebo, serengetayo ng'omwana wange tannafa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omukungu n'amugamba nti Ssebo, serengeta akaana kange nga tekannaba kufa.