John 4:54 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kano ke kabonero akookubiri Yezu ke yakola ng'amaze okudda mu Galilaaya ng'ava mu Buyudaaya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kino kye kyamagero ekyokubiri Yesu kye yakola ng’akomyewo e Ggaliraaya ng’avudde e Buyudaaya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kano ke kabonero ak'okubiri Yesu ke yakola ng'akomyewo e Buyudaaya okuva e Ggaliraaya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kino kye kyewuunyo ekyokubiri Yesu kye yakola, ng'akomyewo e Galilaaya okuva e Buyudaaya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kano ke kabonero ak'okubiri nate Yesu ke yakola bwe yava e Buyudaaya okujja e Ggaliraaya.