John 5:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Yezu n'abaanukula nti: “Kitange n'okutuusa kati akyakola; nange nkola.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’abaddamu nti, “Kitange bulijjo akola, nange nteekwa okukola.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Yesu n'abaddamu nti, “Kitange akola okutuusa kaakano, nange nkola.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'abaddamu nti: “Kitange bulijjo akola, nange nteekwa okukola.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Yesu n'abaddamu nti Kitange akola okutuusa kaakano, nange nkola.