John 5:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Taata talina gw'alamula; okulamula kwonna yakukwasa Mwana,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era Kitaawe w’Omwana talina n’omu gw’asalira musango, naye obuyinza obw’okusala emisango gyonna yabuwa Omwana we,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Kitange n'okusala tasalira muntu musango, naye yawa Omwana okusala emisango gyonna;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era Kitaawe talina n'omu gw'asalira musango, wabula Omwana gwe yawa okusala emisango gyonna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Kitange n'okusala tasalira muntu musango, naye yawa Omwana okusala omusango gwonna;