John 5:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga nga Taata bw'alina obulamu mu ye, bwe yawa bw'atyo ne Mwana okuba n'obulamu mu ye,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga nga Kitaawe w’Omwana bw’alina obulamu mu ye, bw’atyo bwe yawa Omwana okuba n’obulamu mu ye,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kuba nga Kitange bw'alina obulamu mu ye, bw'atyo bwe yawa Omwana okuba n'obulamu mu ye;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nga Katonda bw'ali ensibuko y'obulamu, bw'atyo bwe yawa Omwana we okuba ensibuko y'obulamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Kitange bw'alina obulamu mu ye, bw'atyo bwe yawa Omwana okuba n'obulamu mu ye;