John 5:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekyo temukyewuunya, kubanga obudde bujja bonna abali mu ntaana lwe baliwulira eddoboozi lye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ekyo tekibeewuunyisa, kubanga ekiseera kijja abafu abali mu ntaana lwe baliwulira eddoboozi lye
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temwewuunya ekyo; kubanga ekiseera kijja bonna abali mu ntaana lwe baliwulira eddoboozi lye,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyo temukyewuunya, kubanga ekiseera kijja, bonna abali mu ntaana lwe baliwulira eddoboozi lye,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Temwewuunya ekyo: kubanga ekiseera kijja bonna abali mu ntaana lwe baliwulira eddoboozi lye,