John 5:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Waliwo omulala anjulira; mmanyi nga by'anjogerako bya mazima.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Waliwo ategeeza gwe ndi, era mmanyi nga bya njogerako bya mazima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Waliwo omulala ampaako obujulirwa, era mmanyi nti obujulirwa bw'ampaako bwa mazima.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Waliwo omulala ampaako obujulirwa, era mmanyi nti obujulirwa bw'ampaako bwa mazima.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Waliwo omulala ategeeza ebyange; nange mmanyi nti ebyange by'ategeeza bya mazima.