John 5:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oyo ye yali ettawaaza eyaka emulisa; nammwe mwajaguliza mu kitangaala kye akaseera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo ye yali ettaala eyayaka okubaleetera ekitangaala, ne musalawo mubeere mu kitangaala ekyo akaseera katono.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo yali ttabaaza eyaka, emasamasa, nammwe mwayagala okumala ekiseera kitono nga musanyukira mu kitangaala kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yowanne yali ttaala eyaka era emulisa. Naye mmwe mwayagala kumala kaseera buseera, nga musanyukira mu kitangaala kye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyo yali ttabaaza eyaka, emasamasa, nammwe mwayagala ekiseera kitono okusanyukira okutangaala kwe.