John 5:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'ekigambo kye temukirina mu mmwe kubasigalamu, kubanga temukkiriza oyo gwe yatuma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’ekigambo kye tekiri mu mmwe, kubanga temukkiriza oyo gwe yatuma.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'ekigambo kye tekibeera mu mmwe: kubanga oyo gwe yatuma temumukkiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ekigambo kye temukikuuma mu mitima gyammwe, kubanga temukkiriza oyo gwe yatuma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
So temulina kigambo kye nga kibeera mu mmwe: kubanga oyo gwe yatuma temumukkiriza.