John 5:46 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mubeera kukkiriza Musa, nange mwandinzikirizza, kubanga yawandiika ku nze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Singa Musa mumukkiriza, nange mwandinzikirizza, kubanga yampandiikako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kuba singa mukkiriza Musa, nange mwandinzikirizza; kubanga oyo yampandiikako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Singa mukkiriza Musa, nange mwandinzikirizza, kubanga yawandiika ebinjogerako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kuba singa mukkiriza Musa, nange mwandinzikirizza; kubanga yampandiikako nze.