John 6:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluvannyuma, Yezu n'agenda emitala w'Ennyanja y'e Galilaaya, ye Nnyanja ya Tiberiya;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oluvannyuma lw’ebyo, Yesu n’asomoka ennyanja ey’e Ggaliraaya, era eyitibwa ey’e Tiberiya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oluvannyuma lw'ebyo Yesu n'agenda emitala w'ennyanja ey'e Ggaliraaya era eyitibwa ey'e Tiberiya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo bwe byaggwa, Yesu n'alaga emitala w'ennyanja ey'e Galilaaya, ey'e Tiberiya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oluvannyuma lw'ebyo Yesu n'agenda emitala w'ennyanja ey'e Ggaliraaya ey'e Tiberiya.